Accueil  đŸ’ƒđŸŽ€ Paroles de chanson Française et Internationnales

 A   B   C   D   E   F   G   H   I   J   K   L   M   N   O   P   Q   R   S   T   U   V   W   X   Y   Z   0   1   2   3   4   5   6   7   8   9 
Artiste : A Pass
Titre : Nkwagala
Simanyi,I love you
Kyemanyi I will forever love you

Nkuwulira wabuna mu musaayi
Bwomba okumpi mpulira buwoomi

Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino tondo obudde tebumala

Baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala
Oh, baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala

Mpisibwa bubi bwoba nga oli wekka
Mbeera nga sisobola kugumikiriza tube ffena
Mukwano oli malayika
Emisana oba night time
Si ndabika no no I love you

Baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala
Oh, baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala

Nkuwulira wabuna mu musaayi
Bwomba okumpi mpulira buwoomi
Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino tondo obudde tebumala
Mukwano oli malayika
Emisana oba night time
Si ndabika no no I love you

Baby nze nkwagala

Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala
Oh, baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze nkyenkuwa
Kimbuze ekisinga okwagala

So kankuwe omukwano gwo
Omukwano gwo