Ebaala nga ekutte The freshest nigga around town Ebaala nga ekutte Le, Le, Level
Ebaala nga ekutte! Artin mukazi we bamututte Abalinamu ekyenge tukiwute Ebyana mbiyite bijje bitusuute Tuli bavubuka nvumulo Buli lunaku liba gandaalo (yeah) Somebody tell the DJ pull up Ono amazina azina ga kyaalo (Let´s go)
He, ndi byange (yeah) Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy) Nzina byange Kanepanke kuba ndya ku zange Yeah nepanka Nzirya nepanka Ekiro twepanka Byana bizina byepanka
Tobikola kati on´obikola ddi Mbuuza onobikola ddi Tonyuumirwa kati on´onyumirwa ddi Mbuuza on´onyumirwa ddi? Twatoba nnyo katwepankeko Namwe mujje mutu bongeko Nze ba hater banzisa enseko Ndi byange nabasukako
Mutima mugabi mpapula ngaba white Mbakuba omuziki that ‘s why they wanna fight Kitone enkyebaza Mukama Almighty Njaaga kugunywa kuzinamu all night
Ebaala nga ekutte! Artin mukazi we bamututte Abalinamu ekyenge tukiwute Ebyana mbiyite bijje bitusuute
Tuli bavubuka nvumulo Buli lunaku liba gandaalo (yeah) Somebody tell the DJ pull up Ono amazina azina ga kyaalo (Let´s go)
He, ndi byange Mundeke ndi byange Nzina byange Kanepanke kuba ndya kuzange Yeah nepanka (ssi mu bubi) Nzirya nepanka (ssi mu bubi) Ekiro twepanka (yeah) Byana bizina byepanka
Yo, ndi mukoowu esaati sisiba mapesa Nkola nnyo naye akuna pesa Shiling value ge tukaaba ge tuffesa Kye nva nkyakalamu nsale puleesa
Batulaba bagamba twayonooneka (Fresh Bwoy) Mbu nno twayononeka (hmmm) Swagga lingi ntambula mmenyeka Ndi byange bagamba mbu twayononeka
I do things my way Bad energy stay far away Kasasiro waabwe muyiwe Baby njagala nkutwale far away
I love the way you call me Daddy Go on shake your body Mu dance teekamu emmodi Mpola mpola ssi kadodi Smile Barbie na bobi Kukyakala naawe ye hobby Togaana koona ekibali
Ntidde tebankuba bbusu Baby obasinga olususu Babadde bakkuba endusu Nzize kuyiwamu nnusu, yeah Ndi byange (yeah) Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy) Nzina byange Kanepanke kuba ndya ku zange Ye nepanka Nzirya nepanka (The Freshest Nigga around town) Ekiro twepanka Byana bizina byepanka
Yo, Kabaka w´omulembe guno If you know you know King Kong number one If you know you know No pressure ssirina competition I do what I want no permission Nnyumirwa life yadde ssiri binojjo Bwe nnyingira ekidongo nzinisa fujjo Yeah, cause am a self made nigga Getting´ paid nigga Mwali luddawa luli ng´ensi ennyiga? I do things my way Bad energy stay far away Kasasiro waabwe muyiwe Baby njagala nkutwale far away