Aargh Haki hold up the vibe Haki yo Blackman care of Sabula Chameleone down here
Na Geosteady
[Geosteady] Maria we Wafumisa na kyuma watunga n´ekiso ku mutima Maria we Nakwagala nnyo nga nzunga n´ekiro mu kibuga Baur Laba akasente bwe kabula (aah ah) Ng´ate bye nkola bimenya (aah ah) Maria akasente nali nina nze (aah ah) Ebizibu by´ensi tebikoma (aah ah) Maria, eyanjigiriza okusiga Hmmm hmm Maria Kabibe birooto nabula My love my lover
[Chameleone]
Naye, twava eri makundi Ng´omukwano nga simanyi gulimenyeka Ng´omukwano tugusiba nga biwuziwuzi Kumbe bidondi birikutuka Laba bye twesuubiza obibale Wandekera olubimbi lwe wasuubiza okabale Twazannya zaala nakkiriza ntale Nti oba ziggwaawo sifaayo ka neewole Anyway…
[Chameleone & Geosteady] Nnoonya energy Omutima wagufumita benet eh! Nnoonya remedy Without you loving is allergy Nnoonya energy Omutima wagufumisa benet eh! Nnoonya remedy
Woman you´re energy eeh! Nakupenda gusa Niwewe gusa Sayina hello ni namusa Mapenzi teri haki baby sweet agusa Aah ah, hmmm Aah Maria Ommenye omutima nze nkaaba, eeh Empewo ekunta eeh Ninga kinyonyi kya mu bbanga, eeh eeh Byonna bye naleeta Aah yeah, aah ah Nninze mwezi tumyanse My Sweet heart oh Ah yeah, eh eh Nninze mwezi tumyanse Njagala gwe Maria Ah yeah, aah ah
Nninze mwezi tumyanse Njagala oh eeh Maria kkalira ate era Nninze mwezi tumyanse
[Chameleone] Ssiri mulimba Ssiri mulimba ku kitimba nakutimba Geosteady akulimba naye Ooh lindako olabe colour ye So many women bakwano be Ebigambo nga bingi bingi, Long long, nyingi nyingi Put on you a ring, ring
Without you loving is allergy Nnoonya energy Omutima wagufumisa benet eh! Nnoonya remedy Woman you´re energy eeh! Ah yeah Nninze mwezi tumyanse Ah yeah Nninze mwezi tumyanse Baur