Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower
Oluggi lw´omutima gwange waggulira ku ppata Abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga Ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa butter Ka chai ka mudalasiini mu kikopo kya ggama
Bino sure, wamma baby totya Onywezanga ky´okutte w´okutte tota Gwe waddira omuzannyo n´ogugaziya Wawanika eri gye batatuuka
Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower
Baby malamu, malamu Eddie Dee, malamu bakwongere endala Ma Baby malamu, red Pro Malamu, a Karma Ivien Malamu bakwongere endala