💃🎤 Paroles de chanson Française et Internationnales 🎤💃
Recherche : GO
Liste de Favoris
A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 Ajouter aux Favoris Titre : Corona
Munnayuganda munnange Corona is here and it is real Tolyamu munnayuganda munno lukwe Bw´oba osobola sigala ewaka Bikka ku mumwa gwo, naaba mu ngalo Corona is here and it is reeeal! (Mpaka Sounds) Uganda, Uganda zuukuka, zuukuka Uganda, Uganda, Tusabiragane Uganda Uganda, Uganda, Ekirwadde kizze okutuyuza Uganda, Uganda Uganda, Uganda, oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda, oh omwana w´eka weewale corona Omulabe tulina omu, tulina omu Olutalo tulina lumu, tulina lumu Buli omu abe musawo we, Abe musawo we Uganda tukwatire wamu, tukwatire wamu Akolola mubeere wala, ka mask kateeke ku mumwa N´eniimu tekubeera wala, okunaaba kwa kwettanira Kati naaba engalo, tokolola mu banno Twewale omunyigo, sigala ku kazigo Bw´oba otambudde, sanitize to minimize Don´t you touch your eyes FBM yo, wamma Sophie Kino ekirwadde ssi corona coffee Tell your husband please tell your wifey Cause everybody need to protect their lifey Yo, kino ekirwadde kiri viral Kifaanana biri bye nasoma mu Bible Teweetaaga mmundu oba rifle But stay safe for your survival Feffe Bussi say so Uganda, Uganda, oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda, oh omwana w´eka weewale corona Omulabe tulina omu, tulina omu Olutalo tulina lumu, tulina lumu Buli omu abe musawo we, Abe musawo we Uganda tukwatire wamu, tukwatire wamu Twekwase Katonda y´asobola, ebigaanye abimala Corona ky´ekizibu naye ate tukisinga obuzibu Bw´osalawo amazima n´okikola Tumukoona amagulu, hmmm yeah Obugalo bukuume buyonjo Omulwadde tomukweka muweeyo mu lwatu Let dem know, let dem know know know New Generation we´re educating Wash your hands never forget it Musajja mukulu corona loosing Social distance, ah standing Akawuka katambulira ku ngalo zaffe Kasaasaanyizibwa bantu baffe Tewecanga tobivaako muntu wange Bye tukugamba biyamba ggwanga lyaffe Kati naaba engalo, wekuume, beera ewuwo Tokuŋaana, tokuŋaanya banno naawe leka Uganda, Uganda, oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda, oh omwana w´eka weewale corona Omulabe tulina omu, tulina omu Olutalo tulina lumu, tulina lumu Buli omu abe musawo we, Abe musawo we Uganda tukwatire wamu, tukwatire wamu Abazadde kino kirumbye tusinziire Nga bannakazadde b´eggwanga nsaba tusituke Obuyonjo y´emu ku nkola, ezitangira kino N´olwekyo tunyiikire, okugondera okuwabulwa Nkubiriza abavubuka, obutataayaaya N´abato munaabe engalo nga tonazannya, n´oluvannyuma Abato munaabe engalo nga tonazannya, n´oluvannyuma Eh, eno ssi mboozi, ssi mboozi Eno ssi mboozi, eh, uncle ne jajja Ndijja ne mbalaba Mbadde neetegeka naye bino kabimale okuggwa Twerinda naye nammwe mwerinde Twekuuma naye nammwe mwekuume Uganda, Uganda, oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda, oh omwana w´eka weewale corona Ŋamba mmwe abaana ab´eka eno, Uganda, Uganda Mwekuume muwone ekirwadde ekyo, Uganda, Uganda Stand up and fight it Uganda stand up and fight it Stand up and lead it, lead corona Out of Uganda, oh yeah Stand up and fight it Stand up and fight it Stand up and lead it, lead corona Out of Uganda, oh yeah Oh Lord